1 Kings 4:28 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era baaleetanga sayiri n’essubi olw’embalaasi ez’embiro n’embalaasi endala, buli muntu ng’omulimu gwe bwe gwali gwe yalagirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era baaleetanga ne sayiri n'essubi olw'embalaasi n'ensolo ez'embiro mu kifo abaami gyebali, buli muntu ng'omulimu bwe gwali gwe yalagirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baaleetanga ne bbaale n'omuddo eby'embalaasi zonna n'eby'ezo ez'okudduka embiro, wonna we byabanga byetaagibwa, buli omu nga bwe yabanga alagiddwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era baaleetanga ne sayiri n'essubi olw'embalaasi n'ensolo ez'embiro mu kifo abaami gye bali, buli muntu ng'omulimu bwe gwali gwe yalagirwa.