1 Kings 4:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Azariya mutabani wa Natani nga ye mukulu w'abaamasaza; Zabudi mutabani wa Natani kabona, nga ye Munywanyi wa kabaka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Azaliya mutabani wa Nasani, yali mukulu w’abaami, Zabudi mutabani wa Nasani, yali kabona ate nga ye muwi wa magezi wa kabaka omukulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Azaliya mutabani wa Nasani ye yali omukulu w'abaami; ne Zabudi mutabani wa Nasani ye yali kabona, mukwano gwa kabaka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azariya mutabani wa Natani, ye yali akulira abaami. Zaabuudi mutabani wa Natani, yali kabona era mukwano gwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Azaliya mutabani wa Nasani ye yali omukulu w'abaami; ne Zabudi mutabani wa Nasani ye yali abona, mukwano gwa kabaka;