1 Kings 4:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akisari nga ye mulabirizi w'olubiri, ne Adoniramu mutabani wa Abuda nga y'akulira akasanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akisaali, yali ssabakaaki wa kabaka; ne Adoniraamu mutabani wa Abuda, yali mukulu w’abaddu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akisaali ye yali akulira abaweereza b'omu lubiri. Adoniraamu mutabani wa Abuda ye yali nnampala w'abakozesebwa n'obuwaze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ahisaari ye yali akulira abaweereza b'omu lubiri. Adoniraamu mutabani wa Abude ye yali nnampala w'abakozesebwa n'obuwaze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Akisaali ye yali saabakaaki; ne Adoniraamu mutabani wa Abuda ye yali omusolooza.