1 Kings 5:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagezi ga Solomoni gaasoolooba ku magezi g'abantu bonna ab'ebuvanjuba ne ku magezi g'omu Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kiramu n’awa Sulemaani emiti gy’emivule n’emiti egy’emiberosi nga bwe yayagala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kiramu n'awa Sulemaani emiti gyonna egy'emivule n'emiberosi Sulemaani gye yayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Hiraamu n'awa Solomooni emiti gyonna egy'emivule n'emiberosi Solomooni gye yayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kiramu n'awa Sulemaani emiti egy'emivule n'emiti egy'emiberosi nga byonna bwe byali bye yayagala.