1 Kings 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Solomoni yafumba engero enkumi ssatu; ennyimba ze zaali lukumi mu ttaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’awa Sulemaani amagezi, nga bwe yamusuubiza. Ne waba emirembe wakati wa Kiramu ne Sulemaani, n’okulagaana ne balagaana endagaano bombi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'awa Sulemaani amagezi, nga bwe yamusuubiza; ne waba emirembe wakati wa Kiramu ne Sulemaani, bombi ne balagaana endagaano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'awa Solomooni amagezi nga bwe yasuubiza. Hiraamu ne Solomooni ne baba mirembe, ne bakola endagaano wakati waabwe bombi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'awa Sulemaani amagezi, nga bwe yamusuubiza; ne waba emirembe eri Kiramu ne Sulemaani; ne balagaana endagaano bombi.