1 Kings 6:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kijjira Solomoni nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Sulemaani nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kya Mukama ne kijjira Sulemaani nga kyogera
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Solomooni nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kya Mukama ne kijjira Sulemaani nga kyogera nti