1 Kings 6:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekiggwa kyonna yakisiiga zaabu okutuusa nga kyonna akimaze, n'Omwaliiro gw'Ekisenge eky'Omunda n'agubikka ne zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munda wa yeekaalu mwonna, n’assaamu zaabu, ne ku kyoto eky’omu kisenge awaayimirirwanga okwogera n’asiigako zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeekaalu yonna munda y'agibikkako zaabu okugibunya, wamu n'ekyoto ekyali mu kifo Ekitukuvu Ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essinzizo lyonna n'alibikkako zaabu okulibunya, era ne alutaari yonna ey'omu Kifo Ekitukuvu Ennyo n'agibikkako zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyumba yonna n'agibikkako ezaabu, okutuusa ennyumba yonna lwe yaggwa: era n'ekyoto kyonna eky'awayimibwa okwogera n'akibikkako ezaabu.