1 Kings 6:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukerubi omu obusimba ng'aliko emikono kkumi, n'omukerubi owookubiri naye bw'atyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obugulumivu bwa buli kerubi bwali mita nnya n’ekitundu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kerubi omu obugulumivu bwe bwali emikono kkumi (10), n'obwa kerubi ow'okubiri bwe butyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kerubi omu yali aweza mita nnya n'ekitundu obugulumivu ne munne owookubiri bw'atyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kerubi omu obugulumivu bwe bwali emikono kkumi, n'obwa kerubi ow'okubiri bwe butyo.