1 Kings 6:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusingi gw'Ekiggwa ky'Omukama gwasooka okubangibwa mu mwaka ogwokuna, mu mwezi Zivu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu mwaka ogwokuna, mu mwezi Zivu omusingi gwa yeekaalu ya Mukama ne gumalirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bassaawo emisingi gy'ennyumba ya Mukama mu mwaka ogwokuna, mu mwezi Zivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusingi gw'Essinzizo gwazimbibwa mu mwezi ogwokubiri, gwe mwezi Ziivu, mu mwaka ogwokuna ogw'obufuzi bwa Solomooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bassaawo emisingi gy'ennyumba ya Mukama mu mwaka ogw'okuna, mu mwezi Zivu.