1 Kings 6:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Kiggwa n'akoleramu amadirisa amafunda ag'olukabazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola amadirisa amafunda mu kisenge kya yeekaalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola mu nnyumba amadirisa ag'ebituli agataggulwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akolera Essinzizo amadirisa ag'embaawo enkomereremu ezitaggulwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola mu nnyumba amadirisa ag'omulimu omuluke obutabikkulwa.