1 Kings 7:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkata ezaali ku mpagi mu kisasi zaakolebwa mu kifaananyi ky'ekimuli ky'eddanga, nga za mikono ena obuwanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebitikkiro eby’empagi byali ng’amalanga nga ziri mita emu n’obutundu munaana obugulumivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emitwe ku ntikko z'empagi ez'omu kisasi gyali gifaanana ng'ebimuli by'amalanga, era obugulumivu bwagyo emikono ena,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emitwe ku ntikko z'empagi ez'omu kisasi gyali gifaanana ng'ebimuli by'amalanga, era obugulumivu bwagyo nga bwa mita emu n'obutundu munaana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'emitwe egyali ku ntikko z'empagi mu kisasi gyali gya mulimu gwa bimuli bya malanga emikono ena.