1 Kings 7:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amadirisa gaali mawanike mu nnyiriri ssatu, nga gatunuuliganye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waaliwo amadirisa agaateekebwa mu nnyiriri ssatu, buli limu nga litunuulidde linnaalyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Embu z'amadirisa zaali ssatu nga gatunuuliganye, era nga gali mu nnyiriri ssatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embu z'amadirisa zaali ssatu nga gatunuuliganye, era nga gali mu nnyiriri ssatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waliwo embu ssatu ezitunuulirwamu, n'eddirisa nga lyolekera ddirisa linnaalyo mu nnyiriri ssatu.