1 Kings 8:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona bwe baafuluma Ekifo Ekitukuvu, ekire ne kijjula Ekiggwa ky'Omukama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bakabona bwe baava mu kifo ekitukuvu, ekire ne kibuna yeekaalu ya Mukama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka bakabona bwe baamala okuva mu kifo ekitukuvu, ekire ne kijjuza Yeekaalu ya Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bakabona bwe baamala okuva mu Kifo Ekitukuvu, ekire ne kijjula mu Ssinzizo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka bakabona bwe baamala okuva mu kifo ekitukuvu, ekire ne kijjuza ennyumba ya Mukama,