1 Kings 8:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye Omukama n'agamba kitange Dawudi nti: ‘Wayagala okuzimbira erinnya lyange ekiggwa, wakola bulungi okulowooza bw'otyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama n’agamba Dawudi kitange nti, ‘Kubanga kyali mu mutima gwo okuzimbira erinnya lyange eyeekaalu, walowooza bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama n'agamba Dawudi kitange nti Wakola bulungi okulowooza okuzimbira erinnya lyange Yeekaalu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Mukama n'agamba kitange Dawudi nti: ‘Wakola bulungi okulowooza okunzimbira Essinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama n'agamba Dawudi kitange nti Kubanga kyali mu mutima gwo okuzimba ennyumba olw'erinnya lyange, wakola bulungi kubanga kyali mu mutima gwo: