1 Kings 8:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo bakutyenga ennaku zonna ze balibeera mu nsi gye wawa bajjajjaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
balyoke bakutyenga ennaku zonna ze banaabeeranga mu nsi gye wawa bajjajjaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
balyoke bakussengamu ekitiibwa ennaku zonna ze balimala mu nsi gye wawa bajjajjaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
balyoke bakussengamu ekitiibwa ebbanga lyonna lye balimala mu nsi gye wawa bajjajjaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
balyoke bakutye ennaku zonna ze banaamalanga mu nsi gye wawa bajjajjaffe.