1 Kings 8:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Newandibadde omugwira, atali wa mu bantu bo Yisirayeli, avudde mu nsi ewala olw'okubeera erinnya lyo
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ebikwata ku munnaggwanga atali wa mu bantu bo Isirayiri, naye ng’avudde mu nsi ey’ewala olw’erinnya lyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munnaggwanga atabeera mu bantu bo Abaisiraeri, bw'anaavanga mu nsi ey'ewala ng'awulidde obukulu bwo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omugwira atabeera mu bantu bo Abayisirayeli, bw'anaavanga mu nsi ey'ewala ng'awulidde obukulu bwo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era eby'omunnaggwanga atali wa mu bantu bo Isiraeri, bw'anaavanga mu nsi ey'ewala olw'erinnya lyo;