1 Kings 8:49 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'oyima mu ggulu, ekifo mw'osula, owuliranga essaala n'okuwanjaga kwabwe n'okola ku nsonga zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale owulirenga okusaba kwabwe n’okwegayirira kwabwe ng’oli mu ggulu ekifo gy’obeera, era otegeerenga ensonga yaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale owuliranga ggwe okusaba kwabwe n'okwegayirira kwabwe ng'oyima mu ggulu mu kifo ky'obeeramu n'obalwanirira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kale owuliranga bye bakusaba. Eyo mu ggulu gy'obeera, owuliranga okwegayirira kwabwe, n'obalwanirira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale owuliranga ggwe okusaba kwabwe n'okwegayirira kwabwe ng'oyima mu ggulu ekifo ky'obeerangamu owoze ensonga yaabwe;