1 Kings 8:60 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu bonna ab'ensi bamanye nti Omukama, yennyini ye Katonda era teri mulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu bonna ab’oku nsi bategeere nga Mukama ye Katonda era tewali mulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
amawanga gonna ag'oku nsi gamanye nga Mukama ye Katonda; so tewali mulala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abantu ab'omu mawanga gonna ku nsi balyoke bamanye nga Mukama ye Katonda yekka, tewali mulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
amawanga gonna ag'oku nsi bamanye nga Mukama ye Katonda; tewali mulala.