1 Kings 8:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima gwammwe gwemalize Omukama Katonda waffe, mutambulire mu mateeka ge, mukwate ebiragiro bye nga bwe mukola kaakati.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye emitima gyammwe giteekwa okunywerera ku Mukama Katonda waffe, nga mutambulira mu mateeka ge, n’okugondera ebiragiro bye, nga bwe mukola leero.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale emitima gyammwe ginywererenga ddala ku Mukama Katonda waffe, mutambulirenga mu mateeka ge, mukwatenga ebiragiro bye nga bwe mukola kaakano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mmwe abantu be mubeerenga beesigwa eri Mukama, Katonda waffe, mukolerenga ku mateeka ge, era mukwatenga ebiragiro bye, nga bwe mukola kaakano.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale omutima gwammwe gube mutuukirivu eri Mukama Katonda waffe okutambuliranga mu mateeka ge n'okukwatanga ebiragiro bye nga leero.