1 Kings 9:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Solomoni bwe yamaliriza okuzimba Ekiggwa ky'Omukama n'olubiri lwa kabaka na buli kimu kye yali ayagadde okukola,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sulemaani bwe yamala okuzimba yeekaalu ya Mukama n’olubiri lwe, n’okuzimba ebyo byonna bye yasiima,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka Sulemaani bwe yamala okuzimba Yeekaalu ya Mukama n'ennyumba ya kabaka n'ebyo byonna Sulemaani bye yayagala bye yasiima okukola,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, Solomooni bwe yamala okuzimba Essinzizo n'olubiri, era bwe yamala okutuukiriza byonna bye yayagala okukola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka Sulemaani bwe yamala okuzimba ennyumba ya Mukama n'ennyumba ya kabaka n'ebyo byonna Sulemaani bye yayagala bye yasiima okukola,