1 Kings 9:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma lw'emyaka amakumi abiri Solomoni mwe yazimbira ebizimbe ebibiri, kye Kiggwa ky'Omukama n'olubiri lwa kabaka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku nkomerero y’emyaka amakumi abiri, mu kiseera Sulemaani mwe yazimbira ebizimbe byombi, eyeekaalu ya Mukama, n’olubiri lwe olw’obwakabaka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka emyaka abiri (20) bwe gyayitawo, Sulemaani mwe yazimbira ennyumba zombi, ennyumba ya Mukama n'ennyumba ya kabaka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, emyaka amakumi abiri Solomooni gye yazimbiramu ebizimbe byombi, Essinzizo n'olubiri lwe, bwe gyaggwaako,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka emyaka amakumi abiri bwe gyayitawo, Sulemaani mwe yazimbira ennyumba zombi, ennyumba ya Mukama n'ennyumba ya kabaka,