1 Kings 9:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka Solomoni yakola empingu y'amaato e Eziyoni-Geberi, ekiri okumpi ne Elati ku lubalama lw'Ennyanja Emmyufu mu nsi ya Edomu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Sulemaani yazimba n’ebyombo mu Eziyonigeba okuliraana Erosi mu Edomu, ku lubalama lw’ennyanja Emyufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka Sulemaani n'azimba empingu y'amaato mu Eziyonigeba ekiriraanye Erosi, ku lubalama lw'Ennyanja Emmyufu, mu nsi y'e Edomu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka Solomooni n'azimba empingu y'amaato mu Eziyonigeberi ekiriraanye Eloti, ku lubalama lw'Ennyanja Emmyufu, mu nsi y'e Edomu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Sulemaani n'asibira empingu eya malikebu e Eziyonigeba ekiriraanye e Erosi ku ttale ly'Ennyanja Emmyufu mu nsi ey'e Edomu.