1 Peter 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'abaana abawulize, muleme kudda mu by'amaddu ge mwagobereranga luli edda olw'obutamanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mugonderenga Katonda, kubanga muli baana be, muleme kufugibwa okwegomba kwammwe okubi okw’edda, kwe mwatambulirangamu mu butamanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ng'abaana abagonda, nga temwefaananya okwegomba okw'edda okw'omu butamanya bwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mube baana bawulize. Obulamu bwammwe temubutambulizanga mu kwegomba kwe mwalina nga mukyali mu butamanya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'abaana abagonda, nga temwefaananya okwegomba okw'edda okw'omu butamanya bwammwe: