1 Peter 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga Katonda eyabayita bw'ali omutukuvu, nammwe mubeere batukuvu mu buli ngeri yonna gye muyisaamu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, nga Katonda eyabayita bw’ali omutukuvu, nammwe mubeerenga batukuvu mu byonna bye mukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ng'oyo eyabayita bw'ali omutukuvu era nammwe mubeerenga batukuvu mu mpisa zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye mubenga batukuvu mu mpisa zammwe zonna, nga Katonda eyabayita bw'ali omutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ng'oyo eyabayita bw'ali omutukuvu era nammwe mubeerenga batukuvu mu mpisa zonna;