1 Peter 1:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti kyawandiikibwa nti: “Mubeere batukuvu, kubanga nange ndi mutukuvu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe kyawandiikibwa nti, “Mubenga batukuvu, kubanga nze ndi mutukuvu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kyawandiikibwa nti, “Munaabanga batukuvu; kubanga nze ndi mutukuvu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyawandiikibwa nti: “Mubenga batuukirivu, kubanga nze ndi omutuukirivu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga kyawandiikibwa nti Munaabanga batukuvu; kubanga nze ndi mutukuvu.