1 Peter 1:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kimala okubaleetera essanyu, yadde nga mukyalina okuyita mu kugezebwa okumala akaseera n'ebigezo eby'enjawulo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo, kijja kubasanyusa nnyo newaakubadde nga mujja kusanga ebizibu bya ngeri nnyingi okumala akaseera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwo bwe mujagulizaamu, newakubadde nga mwanakuwazibwa mu kukemebwa okutali kumu akaseera akatono kaakano, oba nga kibagwanira,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo kibasanyusenga, newaakubadde muteekwa okunakuwala okumala akaseera, nga mugezebwa mu bizibu ebya buli ngeri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwo bwe mujagulizaamu, newakubadde nga mwanakuwazibwa mu kukemebwa okutali kumu akaseera akatono kaakano, oba nga kibagwanira,