1 Peter 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mufuna ekigendererwa ky'okukkiriza kwammwe, anti kwe kulokoka kw'emyoyo gyammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ekiva mu kukkiriza kwammwe kwe kulokolebwa kw’emyoyo gyammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mutyo ne muweebwa ekyabakkirizisa, bwe bulokozi bw'obulamu bwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne mufuna kye mwagenderera mu kukkiriza, kwe kulokoka kw'obulamu bwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga muweebwa ekyabakkirizisa, bwe bulokozi bw'obulamu.