1 Peter 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaagalwa, mbeegayiridde, nga mmwe abagenyi era abali ku ggwanga, mwetangirenga mu ebyo byonna omubiri bye gwegomba, ebirwanyisa omwoyo gwammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaagalwa, mutegeerere ddala nti ku nsi kuno muli bayise. Kyenva mbeegayirira mwewale okwegomba kw’omubiri, kubanga kulwanagana n’omwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaagalwa, mbeegayirira ng'abayise n'abatambuze, okwewalanga okwegomba kw'omubiri okulwana n'obulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaagalwa, muli bagenyi abayita obuyisi mu nsi muno. Mbeegayirira mwewale ebyo omubiri bye gwegomba, ebirwanyisa omwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaagalwa, mbeegayirira ng'abayise n'abatambuze, okwewalanga okwegomba kw'omubiri okulwana n'obulamu;