1 Peter 2:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera Katonda, mugonderenga buli bufuzi bwa bantu, abeere kabaka nga bwali asinga obukulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lwa Mukama waffe, mugonderenga buli kiragiro ky’abo abali mu buyinza, oba kabaka alina obufuzi obw’oku ntikko,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mugonderenga buli kiragiro ky'abantu ku bwa Mukama waffe, oba kabaka nga ye asinga bonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku bwa Mukama, muwulire buli kiragiro eky'abo abalina obuyinza, oba kabaka alina obuyinza obw'oku ntikko,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mugonderenga buli kiragiro ky'abantu ku bwa Mukama waffe: oba kabaka nga ye asinga bonna;