1 Peter 2:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe yavumibwa, teyavuma kwesasuza; bwe yabonaabona, teyawerera muntu; wabula yeereka mu mikono gy'oli alamula mu butuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yavumibwa, ye teyavuma. Era abaamubonyaabonya teyabeewerera, wabula yeewaayo eri Katonda alamula awatali kusaliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yavumibwa, ataavuma nate; bwe yabonyaabonyezebwa, ataakanga; naye yeewaayo eri oyo asala omusango ogw'ensonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yavumibwa, ye teyavuma. Abaamubonyaabonya teyabeewerera, wabula yeewaayo eri Katonda asala omusango nga tasaliriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe yavumibwa, ataavuma nate; bwe yabonyaabonyezebwa, ataakanga; naye yeewaayo eri oyo asala omusango ogw'ensonga: