1 Peter 3:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mubonaabonamu olw'obutuukirivu, mwesiimye. Temubatyanga era temweraliikiriranga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye era ne bwe munaabonyaabonyezebwanga olw’obutuukirivu, mulina omukisa. “Temutya bye batya; temutekemuka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye newakubadde nga mubonyaabonyezebwa olw'obutuukirivu, mulina omukisa. Temutyanga kutiisa kwabwe, era temweraliikiriranga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne bwe mubonyaabonyezebwa olw'okukola ebituufu, mulina omukisa. Temubangako be mutya, era temweraliikiriranga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye newakubadde nga mubonyaabonyezebwa olw'obutuukirivu, mulina omukisa: era temutyanga kutiisa kwabwe, so temweraliikiriranga;