1 Peter 3:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kisinga okubonaabona olw'okuyisa obulungi, Katonda bw'aba nga yaayagadde, okusinga okubonaabona olw'okuyisa obubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okubonyaabonyezebwanga olw’okukola obulungi, bwe kuba nga kwe kusiima kwa Katonda, kusinga okubonyaabonyezebwa olw’okukola ekibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kye kisinga obulungi, okubonyaabonyezebwa olw'okukola obulungi, bwe kuba nga kwe kwagala kwa Katonda, okusinga okubonyaabonyezebwa olw'okukola obubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kirungi okubonyaabonyezebwa olw'okukola ebirungi, bwe kuba nga kwe kusiima kwa Katonda, okusinga okubonyaabonyezebwa olw'okukola ebibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kye kisinga obulungi, Katonda bw'ayagala mu kwagala kwe, mmwe okubonyaabonyezebwa nga mukola obulungi okusinga nga mukola obubi.