1 Peter 3:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula bubeerenga ekyo ekikusike mu mutima n'ebyokwewoomya ebitayonooneka, anti gwe mutima ogw'eddembe, omuteefu; ebyo biba bya muwendo nnyo mu maaso ga Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kube kwa mu mutima munda; okweyonja okutayonooneka okw’omwoyo omuwombeefu era omuteefu, era okwo kwe kw’omuwendo ennyo mu maaso ga Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye omuntu ow'Omwoyo atalabika, mu kyambalo ekitayonooneka, gwe mwoyo omuwombeefu omuteefu, gwe gw'omuwendo omungi mu maaso ga Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye kube kwa mu mutima munda, okweyonja okutayonooneka, okw'omwoyo omuwombeefu era omuteefu. Okwo kwe kw'omuwendo ennyo mu maaso ga Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye omuntu ow'omwoyo atalabika, mu kyambalo ekitayonooneka, gwe mwoyo omuwombeefu omuteefu, gwe gw'omuwendo omungi mu maaso ga Katonda.