1 Peter 3:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'obwedda abakyala abatuukirivu, abaasuubiranga mu Katonda, bwe batyo bwe beewoomyanga nga bagondera babbaabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga n’abakazi ab’edda abatukuvu abaasuubiriranga mu Katonda, bwe batyo bwe beeyonjanga era nga bawulize eri ba bbaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bwe batyo edda era n'abakazi abatukuvu, abaasuubiranga Katonda, bwe beeyonjanga, nga bagondera babbaabwe bennyini;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga n'abakazi ab'edda abatukuvu, abaasuubiranga mu Katonda, bwe batyo bwe beeyonjanga, era nga bawulize eri babbaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bwe batyo edda era n'abakazi abatukuvu, abaasuubiranga Katonda, bwe beeyonjanga, nga bagondera babbaabwe bennyini: