1 Peter 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebbanga ly'obulamu bwe erisigadde abeere nga tagoberera maddu ga mubiri, wabula agoberere Katonda ky'ayagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva kaakano nga muli mu nsi muno, mugoberere ebyo Katonda by’ayagala, so si kugoberera kwegomba kwammwe okw’omubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mulyoke mumale ebiro byammwe ebisigaddeyo nga mukyali mu mubiri, si lwa kwegomba kw'abantu, naye olw'ebyo Katonda by'ayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alyoke amale obulamu bwe bw'akyasigazizza ku nsi, ng'agoberera ebyo Katonda by'ayagala, sso si ebyo ebitwaliriza abantu mu bubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mulyoke mumale ebiro byammwe ebisigaddeyo nga mukyali mu mubiri, si lwa kwegomba kwa bantu, naye olw'ebyo Katonda by'ayagala.