1 Peter 4:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ekisingira ddala obukulu, mwagalanenga awatali kusalawo, kubanga okwagalana kubikka ku bibi bingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ekisingira ddala obukulu mwagalanenga ddala mu mazima, kubanga okwagalana kubikka ebibi bingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okusinga byonna nga mulina okwagalananga okungi ennyo mwekka na mwekka, kubanga okwagala kubikka ku bibi bingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'okusingira ddala, mwagalanenga mu mazima, kubanga okwagala kusonyiyisa ebibi bingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okusinga byonna nga mulina okwagalananga okungi ennyo mwekka na mwekka: kubanga okwagala kubikka ku bibi bingi: