1 Peter 5:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
buli omu ku baamukwasibwa n'atalaga buyinza; wabula mubeere kyakulabirako eri eggana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be mukulembera temubakambuwaliranga wabula mubakulemberenga nga mubalaga ekyokulabirako ekirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwefuulanga bafuzi b'abo be mwateresebwa, naye mubeeranga byakulabirako eri ekisibo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muleme kwefuula bafuzi b'abo be mwakwasibwa, naye mube kyakulabirako gye bali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so si ng'abeefuula abaami b'ebyo bye mwateresebwa, naye nga mubeeranga byakulabirako eri ekisibo: