1 Peter 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna ebibeeraliikiriza mubimukasukire, kubanga abafaako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumutwalirenga byonna bye mweraliikirira kubanga abalumirwa era afaayo ku buli ekibatuukako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musindiikiririzenga ku ye okweraliikirira kwammwe kwonna, kubanga ye ateeka ku mwoyo ebigambo byammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumukwasenga byonna ebibeeraliikiriza, kubanga ye abalabirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga mumusindiikiririzanga ye okweraliikirira kwammwe kwonna, kubanga ye ateeka ku mwoyo ebigambo byammwe.