1 Samuel 1:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yali yeegayirira Omukama, Eli nga yekkaanya akamwa ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kaana bwe yeeyongera okusaba ennyo eri Mukama Katonda, Eri ne yeekaliriza akamwa ke.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yeeyongera okusaba mu maaso ga Mukama, Eri ne yekkaanya emimwa gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe yeeyongera okusaba Mukama, Eli ne yekkaanya emimwa gye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, bwe yeeyongera okusaba mu maaso ga Mukama, Eri ne yekkaanya akamwa ke.