1 Samuel 1:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Eli n'amugamba nti: “Genda mu ddembe, ne Katonda wa Yisirayeli akuwe ky'omusabye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Eri n’amuddamu nti, “Genda mirembe. Katonda wa Isirayiri akuwe ekyo ky’omusabye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eri n'addamu Kaana nti, “Genda mirembe, era Katonda wa Isiraeri akuwe ebyo by'omusabye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Eli n'addamu nti: “Genda mirembe, Katonda wa Yisirayeli akuwe ky'omusabye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eri n'addamu n’ayogera nti Genda mirembe: era Katonda wa Isiraeri akuwe ebyo by'omusabye.