1 Samuel 1:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku bwe zeetooloola Anna n'aba olubuto, n'azaala omwana wa bulenzi, n'amutuuma Samweli, ng'agamba nti: “Kubanga namusaba Omukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaana n’aba olubuto n’azaala omwana wabulenzi. N’amutuuma erinnya Samwiri, amakulu gaalyo, “Kubanga namusaba Mukama Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka ebiro bwe byatuuka Kaana n'aba olubuto n'azaala omwana wa bulenzi; n'amutuuma Samwiri, eritegeeza nti, “Nnamusaba eri Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hanna n'aba olubuto, n'azaala omwana wa bulenzi, n'amutuuma erinnya Samweli, kubanga yagamba nti: “Namusaba Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka ebiro bwe byatuuka Kaana n'aba olubuto nazaala omwana wa bulenzi; n'amutuuma erinnya lye Samwiri, nti Kubanga namusaba eri Mukama.