1 Samuel 10:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obubonero buno bwe bunaatuukirira, kola kyonna ky'olaba ekyetaagibwa, kubanga Omukama ali naawe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obubonero obwo bwe bunaatuukirira, kola kyonna ky’onoolaba nga kituufu, kubanga Katonda ali wamu naawe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obubonero obwo bw'onoolaba nga butuukiridde, kola kyonna Katonda kyanaakugamba, kubanga ali wamu naawe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obubonero obwo bw'onoolaba nga butuukiridde okole kyonna ky'osobola okukola, kubanga Mukama ali wamu naawe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olunaatuuka, obubonero obwo nga bukutuuseeko, okolanga ng'omukono gwo bwe gunaasanga bwe biri; kubanga Katonda ali naawe.