1 Samuel 12:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli n'akoowoola Omukama, Omukama n'ata laddu n'atonnyesa n'enkuba ku olwo. Abantu bonna ne batya nnyo Omukama ne Samweli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri n’asaba Mukama, Mukama n’aweereza okubwatuka n’enkuba, abantu bonna ne batya nnyo Mukama ne Samwiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri n'asaba Mukama; Mukama n'aweereza okubwatuka n'enkuba ku lunaku olwo; abantu bonna ne batya nnyo Mukama ne Samwiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli n'asaba Mukama. Mukama n'aleeta okubwatuka, era n'atonnyesa enkuba ku lunaku olwo. Abantu bonna ne batya nnyo Mukama ne Samweli,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri n'asaba Mukama; Mukama n'aweereza okubwatuka n'enkuba ku lunaku olwo: abantu bonna ne batya nnyo Mukama ne Samwiri.