1 Samuel 12:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe muliba mugugubidde mu bubi bwammwe, mmwe ne kabaka wammwe mugenda kusaanyizibwawo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe muneeyongeranga okukola ebibi, mmwe ne kabaka wammwe mulizikirizibwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe muneeyongeranga okukola ebibi, mulizikirira mmwe era ne kabaka wammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bwe muneeyongera okukola ebibi, mujja kuzikirira mmwe, era ne kabaka wammwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe muneeyongeranga okukola ebibi, mulizikirira mmwe era ne kabaka wammwe.