1 Samuel 13:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo yafuuka kabaka nga wa myaka (asatu). Yafugira Yisirayeli emyaka (ana mu) ebiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo yalina emyaka amakumi asatu we yaliira obwakabaka, n’afuga Isirayiri okumala emyaka amakumi ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo yali awezezza emyaka asatu (30), bwe yatandika okufuga; n'afugira Isiraeri emyaka ebiri (2).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo yali wa myaka…egy'obukulu we yatandikira okufuga, n'afugira Yisirayeli emyaka …ebiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo yali nga yaakamaze emyaka asatu bwe yatanula okufuga; n'afugira Isiraeri emyaka ebiri.