1 Samuel 14:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Endabirizi za Sawulo abaali e Gibewa ekya Benyamiini ne balengera ng'eggye liggweekerera, libuna emiwabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakuumi ba Sawulo abaali e Gibea mu Benyamini ne balaba ng’ekibinja kisaasaana okuddukira mu njuyi zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakuumi ba Sawulo abaali e Gibea ekya Benyamini ne batunula; ne balaba ekibiina ky'Abafirisuuti nga kibuna emiwabo olw'entiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abakuumi ba Sawulo abaali e Gibeya ekya Benyamiini, bwe baakubayo amaaso ne balaba ekibinja eky'Abafilistiya nga kibuna emiwabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakuumi ba Sawulo abaali e Gibea ekya Benyamini ne batunula; awo, laba, ekibiina ne kisereba, ne bagenda eruuyi n'eruuyi.