1 Samuel 14:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'agamba nti: “Katonda ankole bw'atyo, ate asinze nawo, singa Yonatani toli wa kufa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’amuddamu nti, “Katonda ankole bw’atyo n’okukirawo bw’otoofe, Yonasaani!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'ayogera nti, “Katonda ambonereze n'obukambwe singa Yonasaani tottibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'agamba nti: “Katonda ambonereze n'obukambwe singa tottibwa, Yonataani!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'ayogera nti Katonda akole bw'atyo n'okukirawo: kubanga tooleme kufa, Yonasaani.