1 Samuel 14:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kisi, kitaawe wa Sawulo ne Neri, kitaawe wa Abuneri, baali batabani ba Abiyeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiisi kitaawe wa Sawulo ne Neeri kitaawe wa Abuneeri baali batabani ba Abiyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Kiisi ye kitaawe wa Sawulo; ne Neeri kitaawe wa Abuneeri yali mutabani wa Abiyeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiisi, kitaawe wa Sawulo, ne Neri kitaawe wa Abuneeri, baali batabani ba Abiyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Kiisi yali kitaawe wa Sawulo; ne Neeri kitaawe wa Abuneeri yali mutabani wa Abiyeeri.