1 Samuel 15:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kituuka ku Samweli nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Samwiri nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kiryoka kijja eri Samwiri ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'agamba Samweli nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kiryoka kijjira Samwiri ng'ayogera nti