1 Samuel 15:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli bwe yatuuka awali Sawulo, Sawulo n'amugamba nti: “Omukama akuwe omukisa. Ntuukirizza Omukama bye yaŋŋambye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri bwe yamutuukako, Sawulo n’ayogera nti, “ Mukama akuwe omukisa. Ngoberedde ebiragiro bya Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri n'ajja eri Sawulo, Sawulo n'amugamba nti, “Mukama akuwe omukisa; ntuukiriza ekiragiro kya Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli n'ajja eri Sawulo. Sawulo n'amugamba nti: “Mukama akuwe omukisa! Ntuukirizza ekiragiro kya Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri n'ajja eri Sawulo: Sawulo n'amugamba nti Oweebwe Mukama omukisa: nkoze ekiragiio kya Mukama.